Lyrics: Anjagala by Lyto Boss

Birungo kyi byebassa mumukwano
Guno ogutusuza nga tutunula
Negukulinya nekubwongo ngomusujja
laba bwegukulesaawo abazadde
Maama ne taata boyagala enyo
Nogenda noyo gwewalaba oluvanyuma
Eyakulila mumaka amalala
Naawe nebakuzaala awalala
Laba bwemusisinkana nemutta ekyama
Laba bwemugabana emitima
Era nemufuuka omuntu omu
Oohh ohhh ebya love nga byewunyisa
Nze nokwogera nga ageleesa
Nafunye nange omulunji nemusuubiza okumukuba empeta
Antijisizza mumikwano naboluganda abagambye
Nti teli mulala taliiyo nze amusula mubilowoozo

(chorus)
Bambi anjagala talimba
Ankakasizza mubyakola
Omutima neguba muteefu negutayuuga.
Nina kuseesa mu mukwano
kwongera atee kumuwembejja
okufuna abalinga ono kyo sikyangu

(bridge)
Obwesigwa kyamuwendo
kyetulina enyo okukuuma
Gwe Bwoba omusinganye yooyo zaabu gwebatenda
Gwoyagala bwomuwa eddembe
kimugumya nti oba omwesiga
Nomukwano gwakuumira temuba mpulunguse
Sijja kufuuka askari nti nkuuma baby wange
Oyo katonda eyamumpa ajja kumunkumira

(chorus again)

New article entertainment Josh wonder
I wanna fly away far away
I wanna be with u baibe for the rest of ma life..
I wanna fly with u far away
I wanna be with u baibe for the rest of ma life

(chorus again)

You May Also Like

Download: International Music