Sembera Lyrics by Mary Bata

Intro
Babe sembela, Yenze Mary Bata
Maneja Derrick, Ridim Empire
Bower on the Beats, ahaaaaa

Verse 1
Okuva lwenakulaba nezikutuka patta, Silina luyingo
Ngate omuyunzi ananyunga olyo’mu munange, Tondeka kutawa
Yegwe gwenyinamu esuubi elyokuwona kwange, Tonvamu…
Nkwagala nyo okimanyi, Yoba nkutekewa honey nze….

Chorus
Njagala onzikilize nkutwale babe, Nkunogele kubibala
Ngatewali atulaba… gwemukwano nze gwempulira
Njagala nkutwale mu lusuku Eden, Ewatali balyolyomi
Tubeyo ebanga lyona, Tukoleyo ensi yaffe

Verse 2
Nze maze ebbanga dene nga nakowa omukwano
Olwabafere ba love abamenya omutima nganabiwumula
Naye ono’mwaana wabandi gwenina, nebwenzibiliza ndabe ye
Ansula mubwongo ansonsomola oh…. nzena bambi njeyabayeba
Jangu nkukube akaama babe, in a secret place
Abalala bavuma ba Nazala, naye nze abakuzala mbagala
Ayioooooooooooooooooooo…. Lelelelile leleliroooooooo ouhh ouhh…
Taataaaaaa hmmmmmmm aha haaaaaaaaaaaaaaaaa

Bridge
Nkuyimbideyo akayimba kakano, Minasema
Sinamakosawe Bwana, Sinamakosawe Bwana
Sinamakosa, Sinamakosa, Sinamakosa ayeeee
Sembela eno Taata ontwale mbelenga nawe…
Sembela eno nsimbi mbelenga nawe….

Verse 3
Kati njogela mubangi nkwagala, simbalimba ngabano abalala
Ndeka okulya ekyenkya oba ekyegulo as long as nkulabako
Njagala Nkutwale mu Bakadde mbalage omwami wange
Mazima tebafa kubintu, Bagala kulaba Ssebo….
Tulyoke tukole amaka agegombesa nange naba mugumu nkuzalire
Ohhhh…. Maaaamaaaaaaa yeahhhhhh

Chorus
Njagala onzikilize nkutwale babe, Nkunogele kubibala
Ngatewali atulaba… gwemukwano nze gwempulira
Njagala nkutwale mu lusuku Eden, Ewatali balyolyomi
Tubeyo ebanga lyona, Tukoleyo ensi yaffe

Verse 4
Wabadewo akaama kenjagala okugamba…
Amanyogo gansanyusa bwenyiga mwenya nseeke
Nkulaba nga enjuba etanaba kuggwa, ngomusaana gwaka
Oba’mwezi ogutanaboneka, nayenga gugya….
Ondabikira ngenkuba etanatonya, nayenga ekutte…
Nkulaba nga embaga etanatuuka, nayenga etuuse
Nkulaba future yange, taata wabaana bange
Nagambye ne Maama wange, Angambile Taata wange…
Nti nafunye omwami, yooooonoooooooooo
Nze silinga bano ba kyakula Sajja ntwala nfumbe mwami
Ayioooooooooooooooooooo….

Bridge then End

You May Also Like

Download: International Music